Onsanyusa

ONSANYUSA LYRICS

Yewuunyisa, Katonda
Yewuunyisa, Katonda
Yewuunyisa

Ani, yakola ensi n’ebigirimu byonna
(Ye Mukama ah, Katonda)
Ani yakola eggulu, okutali mpagi ewanirira
(Ye katonda, n’omwana n’omwoyo we)
Y’oyo eyantonda mu kifanaanyi kye ye!

Yewuunyisa, Katonda
Yewuunyisa.

Mukama onsanyusa,
Essanyu lyange liri mu ggwe wekka
Yeggwe gwentunulidde
Amaaso gange galaba ggwe wekka.

Mukama onsanyusa,
Essanyu lyange liri mu ggwe wekka
Yeggwe gwentunulidde
Amaaso gange galaba ggwe wekka.

Mukama Katonda, Katonda wange.

Gwe asobola, gwe asobola
Gwe asobola byonna
Gwe asobola, osobola, osobola byonna

Y’asobola, Y’asobola, Y’asobola byonna.
Y’asobola, Y’asobola, Y’asobola byonna.

Byonna, Gwe byonna, gwe byonna mu byonna.

Mukama onsanyusa,
Essanyu lyange liri mu ggwe wekka
Yeggwe gwentunulidde
Amaaso gange galaba ggwe wekka.

Mukama katonda, katonda wange.

Byonna, Gwe byonna, gwe byonna mu byonna.
Byonna, Gwe byonna, gwe byonna mu byonna.

Scroll to Top